Ekitibwa Kya Buganda

Ekitibwa Kya Buganda
Genre(s):
Album(s):
  • Description
      1. Buganda Anthem - Buganda Anthem
      2. Ugsound - Kayozi Kika
      3. Ugsound - Kobe Kika
      4. Ugsound - Lugave Bendera
      5. Ugsound - Lugave Kika
      6. Ugsound - Mmamba Kika
      7. Ugsound - Musu Kika
      8. Ugsound - Mutima Kika
      9. Ugsound - Ngabi Kika
      10. Ugsound - Ngeye Kika
      11. Ugsound - Ngonge Kika
      12. Ugsound - Njaza Kika
      13. Ugsound - Njobe Kika
      14. Ugsound - Nkerebwe Kika
      15. Ugsound - Nkula Kika
      16. Ugsound - Nsenene Kika
      17. Ugsound - Ntabaganya Kika
      18. Ugsound - Nvubu Kika
      19. Ugsound - Nvuma Kika
      20. Ugsound - Obutiko Kika
      21. Ugsound - Ekibe Kika
      22. Ugsound - Embogo Kika
      23. Ugsound - Empewo Kika
      24. Ugsound - Endiga Kika
      25. Ugsound - Engo Kika
      26. Ugsound - Kasimba Kika

BUGANDA

Buganda is a sub-national kingdom within Uganda. The kingdom of the Ganda people, Buganda is the largest of the traditional kingdoms in present-day Uganda, comprising all of Uganda’s Central Region, including the Ugandan capital Kampala. The 6 million Baganda (singular Muganda; often referred to simply by the root word and adjective, Ganda) make up the largest Ugandan ethnic group, representing approximately 16.9% of Uganda’s population

Chorus

Twesiimye nnyo, twesiimye nnyo

Olwa Buganda yaffe

Ekitiibwa kya Buganda kyava dda

Naffe tukikuumenga

Verse 1

Okuva edda n’edda eryo lyonna

Lino eggwanga Buganda

Nti lyamanyibwa nnyo eggwanga lyaffe

Okwetoloola ensi yonna

Verse 2

Abazira ennyo abatusooka

Baalwana nnyo mu ntalo

Ne balyagala nnyo eggwanga lyaffe

Naffe tulyagalenga

Verse 3

Ffe abaana ba leero ka tulwane

Okukuza Buganda

Nga tujjukira nnyo bajjajja baffe

Baafirira ensi yaffe

Verse 4

Nze naayimba ntya ne sitenda

Ssaabasajja Kabaka

Asaanira afuge Obuganda bwonna

Naffe nga tumwesiga

Verse 5

Katonda omulungi ow’ekisa

Otubeere Mukama

Otubundugguleko emikisa gyo era

Bbaffe omukuumenga